Isaiah 11:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ente n'eddubu binaaliiranga wamu; obwana bwazo buneebakanga wamu, n'empologoma eneeryanga ssubi ng'ente.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ente n’eddubu biririira wamu, abaana baazo banaagalamiranga wamu. Empologoma erirya omuddo ng’ente.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ente n'eddubu ziririiranga wamu; abaana baazo banaagalamiranga wamu. Empologoma eneeryanga omuddo ng'ente.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ente n'eddubu zinaaliranga wamu, n'abaana baazo bagalamirenga wamu mu ddembe. N'empologoma eneeryanga muddo ng'ente.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ente n'eddubu ziririira wamu; abaana baazo baligalamira wamu: n'empologoma erirya omuddo ng'ente.