Isaiah 12:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Munaasenanga amazzi mu ssanyu mu nzizi z'obulokofu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munaasenanga n’essanyu amazzi okuva mu nzizi ez’obulokozi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munasenanga n'essanyu amazzi okuva mu nzizi ez'obulokozi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'amazzi amalungi bwe gasanyusa abayonta, n'abantu ba Katonda bwe basanyuka ng'abalokodde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyemunaavanga musenanga n'essanyu amazzi mu nzizi ez'obulokozi.