Isaiah 12:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muyimbire Omukama, kubanga akoze ebyamagero; mubimanyise mu nsi yonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mumuyimbire Mukama Katonda ettendo kubanga akoze eby’ettendo; muleke kino kimanyibwe mu mawanga gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu muyimbire Mukama, kubanga akoze eby'ekitalo. Mubimanyise mu nsi yonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muyimbe nga mutendereza Mukama, olw'ebikulu by'akoze. Mubimanyise ensi yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mumuyimbire Mukama; kubanga akoze eby'ekitiibwa: ekyo kimanyibwe mu nsi yonna.