Isaiah 16:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omutima gwange kyeguva gulirira Mowabu ng'ennanga, enda yange n'enkaabira Kiri-Kareseti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omutima gwange kyeguva gukaabira Mowaabu mu ddoboozi ng’ery’ennanga, emmeeme yange munda n’ekaabira Kirukeresi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutima gwange kyeguva gukaabira Mowaabu ng'ennanga, ne munda yange nkaabira Kirukeresi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyenva nnyolwa olwa Mowaabu, ne nennyamira olwa Kiiri Heresi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyenda byange kyebiva bikaabira Mowaabu ng'ennanga, ne munda wange mmukaabira Kirukeresi.