Isaiah 16:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo kye kigambo Omukama kye yayogera luli ku Mowabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo kye kigambo Mukama kye yayogera ku Mowaabu mu biro eby’edda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyo kye kigambo Mukama kye yayogera ku Mowaabu mu biro eby'edda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obwo bwe bubaka Mukama bwe yawa ku Mowaabu edda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyo kye kigambo Mukama kye yayogera ku Mowaabu mu biro eby'edda.