Isaiah 17:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo balifa ku Mutonzi waabwe, era amaaso gaabwe baligassa ku Mutuukirivu wa Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku luli abantu balirowooza ku Mutonzi waabwe, n’amaaso gaabwe galikyukira Omutukuvu wa Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku luli abantu balirowooza, Omutonzi waabwe, n'amaaso ge galikyukira Omutukuvu owa Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiseera ekyo bwe kirituuka, abantu balissa omutima ku Mutonzi waabwe, amaaso bagakyusize eri Omutuukirivu wa Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku luli omuntu alitunuulira Omutonzi we, n’amaaso go galikyukira Omutukuvu owa Isiraeri.