Isaiah 19:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abatunzi b'engoye balyetamwa, n'abo bonna abakolera empeera baliwulira ennyiike.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakozi balikwatibwa ennaku, bonna abakolera empeera ne baggwaamu omwoyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo, empagi zaabwe balisaanyizibwawo, abo bonna abakolera empeera balinakuwala mu myoyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'empagi kwe balukira zirimenyebwa zonna, era abo abakolera empeera balibulwa olwo essuubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'empagi zaayo zirimenyekamenyeka, abo bonna abakolera empeera balinakuwala mu myoyo.