Isaiah 19:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama abasiyeemu omwoyo ogw'okuzunga; baleetedde Misiri okutaga mu byonna by'akola, ng'omutamiivu bw'atagira mu bisesemye bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama abataddemu omwoyo omubambaavu era baleetedde Misiri okutabukatabuka mu byonna by’ekola, ng’omutamiivu atagalira mu bisesemye bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama atadde omwoyo ogw'obubambaavu mu abo, era bakyamizza Misiri mu buli mulimu gwayo, ng'omutamiivu atagatta ng'asesema.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama abataddemu omwoyo ogw'okuwubisawubisa, ne bawubisa Misiri mu bikolebwa byonna, n'etaga ng'omutamiivu avuyira mu by'asesemye!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama atadde omwoyo ogw'obubambaavu wakati mu yo: era bakyamizza Misiri mu buli mulimu gwayo, ng'omutamiivu atagatta ng'asesema.