Isaiah 19:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo Yisirayeli y'eriba eyookusatu ku Misiri ne Assuri; kino kiriba kya mukisa wakati mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku olwo Isirayiri eriba yakusatu wamu ne Misiri n’Obwasuli, baliweesa ensi omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku luli Isiraeri eriba ya kusatu wamu ne Misiri n'Obwasuli, okuba ab'omukisa wakati mu nsi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiseera ekyo bwe kirituuka, Yisirayeli aliba ku lubu lwe lumu ne Misiri era ne Assiriya, era amawanga ago gonsatule, galiweesa ensi yonna omukisa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku luli Isiraeri aliba wa kusatu wamu ne Misiri n'Obwasuli, omukisa wakati mu nsi: