Isaiah 19:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amazzi g'omu mugga galikalira, era n'ekiwonvu ky'omugga kyonna kirikalira ne kikala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omugga gulikalira n’entobo y’omugga ekale ejjemu enjatika.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amazzi ga Kiyira galikendeera, n'omugga guliweebuuka ne gukala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amazzi ga Kiyira galikendeera, mpolampola omugga ogwo gulikalira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amazzi galikendeera mu nnyanja, n'omugga guliweebuuka ne gukala.