Isaiah 2:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
buli munaala omuwanvu na buli kigo ekigumu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Na buli mulongooti gwonna omuwanvu, na buli bbugwe gwe bakomese.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'eri buli kigo ekiwanvu, na buli bbugwe omugumu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
buli munaala omuwanvu, na buli kisenge eky'ekigo ekigumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'eri buli kigo ekiwanvu, n'eri buli bbugwe aliko ekkomera;