Isaiah 2:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'ebifaananyi bya balubaale biribulirawo ddala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ebifaananyi bye basinza birizikiririzibwa ddala ku olwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ebifaananyi biriggweerawo ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ebifaananyi byonna bye basinza, biriggweerawo ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ebifaananyi biriggweerawo ddala.