Isaiah 2:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muve ku muntu, atalina kirala wabula omukka ogumuva mu nnyindo. Ku bubwe agasa ki?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulekeraawo okwesiga omuntu alina omukka obukka mu nnyindo ze. Kiki ennyo kyali?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muleke abantu, omukka gwabwe guli mu nnyindo zaabwe, kiki ennyo kye bali?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulemenga kwesiga bantu. Okuggyako okussiza mu nnyindo, kiki eky'omuwendo kye balina?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muleke abantu, omukka gwabwe guli mu nnyindo zaabwe: kubanga ekinaaba kibalowoozesa kiki?