Isaiah 2:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi yaabwe ejjudde ebifaananyi bya balubaale; bavunnamira bo bennyini bye bakoze n'emikono gyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi yaabwe ejjudde bakatonda ababumbe, basinza omulimu gw’emikono gyabwe bo, engalo zaabwe gwe zeekolera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ensi yaabwe ejjudde ebifaananyi; basinza omulimu gw'emikono gyabwe bo, engalo zaabwe bo gwe zaakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi yaabwe ejjudde ebifaananyi bya balubaale, abantu basinza ebyo, bo bennyini bye bakoze n'emikono gyabwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ensi yaabwe ejjudde ebifaananyi; basinza omulimu gw'emikono gyabwe bo, engalo zaabwe bo gwe zaakola.