Isaiah 2:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu atoowaziddwa, afeebezeddwa; tobasonyiwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale omuntu wa kukkakkanyizibwa, omuntu wa kussibwa wansi. Mukama, tobasonyiwa!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukopi n'avuunama, n'omukulu yeetoowaza: kyova olema okubasonyiwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
omuntu owaabulijjo n'avuunama, n'omukungu ne yeetoowaza. N'olwekyo, Ayi Mukama tobasonyiwa n'akatono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukopi n'avuunama, n'omukulu yeetoowaza: kyova olema okubasonyiwa.