Isaiah 20:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo nno abo abaateeka essuubi lyabwe mu Kuusi ne beeyagalira mu Misiri balitekemuka ne baswala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era balitya bakwatibwe ensonyi olwa Kuusi essuubi lyabwe, n’olwa Misiri ekitiibwa kyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era balikeŋŋentererwa balikwatibwa ensonyi, olwa Kuusi essuubi lyabwe, n'olwa Misiri ekitiibwa kyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abaali beesiga Kuusi okubayamba, n'abaali beenyumiririza mu Misiri, balisoberwa ne baswala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era balikeŋŋentererwa balikwatibwa ensonyi, olwa Kuusi essuubi lyabwe, n'olwa Misiri ekitiibwa kyabwe.