Isaiah 22:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obubaka ku Kiwonvu ky'Okulabikirwa: Kiki ekibatuuseeko, mulyoke mwenna mulinnye ku busolya waggulu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obunnabbi obukwata ku Kiwonvu ky’Okwolesebwa: Kiki ekikutawanya kaakano, n’okulinnya n’olinnya waggulu ku busolya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omugugu ogw'ekiwonvu eky'okwolesebwa. Obadde otya kaakano, n'okulinnya n'olinnya, waggulu ku nnyumba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bino bye byalangibwa nga bifa ku kiwonvu ky'Okulabikirwa: Kiki ekibatuuseeko, ekibalinnyisizza ku busolya bw'ennyumba?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omugugu ogw'ekiwonvu eky'okwolesebwa. Obadde otya kaakano, n'okulianya n'olinnyira ddala waggulu ku nnyumba?