Isaiah 22:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mwabala amayumba g'omu Yeruzaalemu, ne mumenya amayumba okunyweza bbugwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabala ebizimbe mu Yerusaalemi n’omenya amayumba okusobola okunyweza bbugwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mubala ennyumba ez'omu Yerusaalemi, ne mumenya amayumba okunyweza bbugwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mubala mu Yerusaalemu amayumba gaamu gonna agalimu, ne mumenyaamenya ku gamu, mugafunemu bye mukozesa okuziba buli awaabomoka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mubala ennyumba ez'omu Yerusaalemi, ne mumenyaamenya ennyumba okunyweza bbugwe.