Isaiah 22:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mmwambika omunagiro gwo, ne mmusiba ekimyu kyo, obuyinza bwo ne mbussa mu mikono gye. Y'alibeera kitaawe w'abatuuze b'omu Yeruzaalemu n'ab'omu nnyumba ya Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndimwambaza ekyambalo kyo, ne munyweza n’olukoba lwo, ne mukwasa obuyinza bwo. Aliba kitaawe w’abo ababeera mu Yerusaalemi, n’eri ennyumba ya Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era ndimwambaza ekyambalo kyo, ne mmunyweza n'olukoba lwo, era ndimukwasa obuyinza bwo, era aliba kitaabwe w'abo abatuula mu Yerusaalemi n'eri ennyumba ya Yuda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne mmwambaza ekyambalo kyo, ne mmunyweza n'olukoba lwo ne mmuwa obuyinza bwonna bw'obadde olina. Aliba nga kitaawe w'abo ababeera mu Yerusaalemu ne mu Buyudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era ndimwambaza ekyambalo kyo, ne mmunyweza n'olukoba lwo, era ndimuteresa okufuga kwo mu mukono gwe: era aliba kitaabwe eri abo abatuula mu Yerusaalemi n'eri ennyumba ya Yuda.