Isaiah 22:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mwalaba ebifulukwa bwe byali ebingi mu Kibuga kya Dawudi, era mwekuŋŋaanyiza amazzi mu Kidiba ky'Emmanga;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Walaba amabanga agaali mu kwerinda kw’Ekibuga kya Dawudi, wakuŋŋaanya amazzi mu Kidiba eky’Emmanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mulaba ebituli ebyawagulwa mu kibuga kya Dawudi, nga bingi, ne mukuŋŋaanya amazzi ag'ekidiba ekya wansi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwalaba ebituli ebingi ebyakubwa mu Kibuga kya Dawudi, era ne mukuŋŋaanyiza wamu amazzi ag'omu Kidiba Ekyawansi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mulaba ebituli ebyawagulwa mu kibuga kya Dawudi, nga bingi: ne mukuŋŋaanya amazzi ag'ekidiba ekya wansi.