Isaiah 24:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, Omukama ajja ensi okugireka ettayo, agivunjage; aligyonoona endabika yaayo, asaasaanye abagirimu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba Mukama alifuula ensi amatongo, agimalirewo ddala, era azikirize n’obwenyi bwayo era asaasaanye n’abagibeeramu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, Mukama alifuula ensi amatongo, agimalirewo ddala, era aligivuunika, n'asaasaanyiza ddala abagituulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Laba, Mukama ensi aligimalamu buli kintu, aligizikiriza n'agifuula matongo. Aligivuunika n'asaasaanya abagibeeramu bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, Mukama ensi agimalamu byonna, era agizisa, era agivuunika, era asaasaanyiza ddala abagituulamu.