Isaiah 24:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibuga kyonna matongo, wankaaki w'ekibuga ayasiddwayasiddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibuga kizikiridde wankaaki waakyo amenyeddwamenyeddwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibuga kisigadde kuzika, wankaaki waakyo akubiddwa n'amenyebwamenyebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibuga kisigadde matongo. Emiryango gyakyo bagikubye, balese egyo bagimenye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kibuga musigadde okuzika, ne wankaaki akubiddwa n'okuzikirira.