Isaiah 24:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi esesegguse, ensi eyatiseyatise ensi enyeenyezeddwa yonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi emenyeddwamenyeddwa, ensi eyawuliddwamu, ensi ekankanira ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi emenyekedde ddala, ensi esaanuukidde ddala, ensi ejjulukuse nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi eryetemeramu ddala, era erimerengukira ddala. Ensi erinyeenyezebwa nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi emenyekedde ddala, ensi esaanuukidde ddala, ensi ejjulukuse nnyo.