Isaiah 24:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi erifuukira ddala matongo, eriyayibwa n'enyagibwa, kubanga Omukama y'ayogedde ekigambo ekyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okumalibwamu ensa, ensi erimalibwamu ddala ensa, n’okunyagibwa, erinyagibwa. Mukama Katonda y’akyogedde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi erimalirwamu ddala byonna, era erinyagirwa ddala; kubanga Mukama ayogedde ekigambo ekyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi eriggyibwamu buli kintu, n'eba ng'enyaguluddwa. Ekyo Mukama ye akyogedde, tekirirema kutuukirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi erimalirwamu ddala byonna, era erinyagirwa ddala; kubanga Mukama ayogedde ekigambo ekyo.