Isaiah 24:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tebanywa mwenge nga bwe bayimba; n'abanywa omwenge gubakaayirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tebakyanywa nvinnyo nga bwe bayimba, n’omwenge gukaayira abagunywa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tebalinywa mwenge nga bayimba; ekitamiiza kirikaayirira abo abakinywa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baakomya okunywa omwenge nga bayimba n'ennyimba. Abaali bagunywa batamiire, kati gubakaayirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tebalinywa mwenge nga bayimba; ekitamiiza kirikaayirira abo abakinywa.