Isaiah 25:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu ab'amaanyi banaakugulumizanga olw'ekyo; ekibuga ky'abantu abakambwe kinaakutyanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu ab’amaanyi kyebaliva bakussaamu ekitiibwa n’ebibuga eby’amawanga ag’entiisa birikutya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu ab'amaanyi kyebaliva bakussaamu ekitiibwa, ekibuga eky'amawanga ag'entiisa kirikutya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale abantu ab'amaanyi banaakussangamu ekitiibwa, n'ebibuga by'amawanga amakambwe tebiiremenga kukutya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu ab'amaanyi kyebaliva bakussaamu ekitiibwa, ekibuga eky'amawanga ag'entiisa kirikutya.