Isaiah 26:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, eggwanga waligaziya, eggwanga waligezza, ne weefunira ettendo. Ensalo zonna ez'ensi wazongerayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogaziyizza eggwanga, Ayi Mukama Katonda ogaziyizza eggwanga. Weefunidde ekitiibwa, era ogaziyizza ensalo zonna ez’ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wayaza eggwanga, ayi Mukama, wayaza eggwanga; ogulumizibwa: ogaziyizza ensalo zonna ez'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ogaziyizza Eggwanga lyaffe, ayi Mukama oligaziyizza; ogaziyizza ensalo zaalyo zonna, ekyo ne kikwongerako okuweebwa ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wayaza eggwanga, ai Mukama, wayaza eggwanga; ogulumizibwa: ogaziyizza ensalo zonna ez'ensi.