Isaiah 27:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Siriiko busungu. Singa nno nalina nkandwa na maggwa okulwanyisa! Nandyambalaganye nago; nandigateeredde gonna omuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Siri munyiivu. Singa katazamiti n’amaggwa binnumba, nandibitabadde mu lutalo? Byonna nandibyokezza omuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekiruyi tekiri mu nze: singa katazamiti n'amaggwa gannumbye mu lutalo! nandigatabadde, nandigookedde wamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndekedde awo okugisunguwalira. Singa gabadde maggwa na katazzamiti nga bye nnina okulwanyisa, nandibyokedde wamu byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekiruyi tekiri mu nze: singa katazamiti n'amaggwa gannumbye mu lutalo! nandigatabadde, nandigookedde wamu.