Isaiah 28:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino Omukama kye yali abagambye nti: “Wano wa kuwummulira, muleke akooye awummule;” era nti “Buno buwummuliro,” naye tebaayagala kuwuliriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abo be yagamba nti, Kino kye kifo eky’okuwummuliramu eri oyo akooye, era kye kifo eky’okuwerera naye ne bagaana okuwuliriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
be yagamba nti, “Kuno kwe kuwummula, mumuwe okuwummula oyo akooye; era kuno kwe kuweera,” naye ne bataganya kuwulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yabagamba nti abo abakooye babawenga ekiwummulo, naye ne bagaana okuwulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
be yagamba nti Kuno kwe kuwummula, mumuwe okuwummula oyo akooye; era kuno kwe kuweera: naye ne bataganya kuwulira.