Isaiah 29:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abeetoowaze baliddamu okusanyukira mu Mukama; n'abanaku balijaguliza mu Mutuukirivu wa Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abawombeefu balisanyukira mu Mukama nate, n’abeetaaga balisanyukira mu Mutukuvu wa Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era abawombeefu balyeyongera okusanyukira Mukama, n'abaavu mu bantu balisanyukira Omutukuvu owa Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu abeetoowaze balyeyongera okusanyukira mu Mukama, n'abaavu balyesiimira mu Mutuukirivu wa Yisirayeli,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abawombeefu balyeyongera okusanyukira Mukama, b'abaavu mu bantu balisanyukira Omutukuvu owa Isiraeri.