Isaiah 29:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka era ndirabya Ariyeli ennaku; walibaawo okukuba ebiwoobe n'okukungubaga, alimbeerera ng'ekyoto ky'omwaliiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula ndizingiza Alyeri, alikuba ebiwoobe era alikungubaga, era aliba gye ndi ng’ekyoto kya Alyeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne ndyoka nnakuwaza Alyeri, era walibaawo okukaaba n'okuwuubaala, era aliba gye ndi nga Alyeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olwo mbonereze Ariyeeli. Walibaawo okukaaba n'okunakuwala, era ekibuga ekyo kiriba ng'alutaari yange yennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne ndyoka nakuwaza Alyeri, era walibaawo okukaaba n'okuwuubaala: era aliba gye ndi nga Alyeri.