Isaiah 29:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ab'amaanyi galibaggwa abanyoomi balibulawo, n'abo bonna abatunuulidde okukola obubi, balikutulwako,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weewaawo asinga obubi aliggwaawo, n’omunyoomi alibula, n’abo bonna abeesunga okukola obutali butuukirivu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ow'entiisa bamudibizza, n'omunyoomi akoma, n'abo bonna abagala okukola obutali butuukirivu bazikiridde;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga omulabe ow'entiisa alidibizibwa, n'omunyoomi alikomezebwa; n'abo bonna abatafa ku bya butuukirivu balizikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ow'entiisa bamudibizza, n'omunyoomi akoma, n'abo bonna abalabirira obutali butuukirivu bazikiridde: