Isaiah 29:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abo abaawubwa mu mutima balituuka ku kutegeera, n'abo abeemulugunya balikkiriza okuyigirizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abaabula mu mwoyo balifuna okutegeera, n’abo abeemulugunya balikkiriza okuyigirizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'abo abakyama mu mwoyo, balifuuka abategeevu, n'abo abeemulugunya balikkiriza okuyigirizibwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abo abasirusiru balifuuka abategeevu, n'abeemulugunya balikkiriza okuyigirizibwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'abo abakyama mu mwoyo, balifuuka abategeevu, n'abo abeemulugunya baliyiga okuyigirizibwa.