Isaiah 3:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama ayimuse okuwozesa, asituse okulamula abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda ali mu kifo kye mu mbuga, ayimiridde okusalira abantu be omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ayimiridde mu kifo kye okuwakanya, ayimiridde okusalira abantu be omusango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama asituse n'ajja okulumiriza abantu be, ayimiridde okubasalira omusango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ayimirira okuwoza, era ayimirira okusala omusango gw'amawanga.