Isaiah 3:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
empeta ez'oku matu, obukomo, n'ebitambaala;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ebyokumatu, ebyambalwa mu bulago, n’obutimba bw’omu maaso,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne ku mikono gyabwe, n'ebitambaala bye beebikkirira mu maaso,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne ku mikono gyabwe, n'ebitambaala bye beebikkirira ku maaso,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'emijugo, n'emisagga, n'engoye ez'oku maaso;