Isaiah 3:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omuntu omuzira n'omutabaazi, omulamuzi n'omulanzi, omulaguzi n'omukadde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja ow’amaanyi, n’omusajja omulwanyi omuzira, omulamuzi, ne nnabbi, n’omulaguzi, n’omukadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
omusajja ow'amaanyi, n'omusirikale, omulamuzi ne nnabbi, n'omulaguzi n'omukadde,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abaggyeko abantu ab'amaanyi n'abazira, abalamuzi n'abalanzi, abalaguzi n'abakulembeze,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
omusajja ow'amaanyi, n'omusajja omuzira; omulamuzi, ne nnabbi, n'omulaguzi, n'omukadde;