Isaiah 3:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kadaali, amagemo, enneebagyo n'obucupa bw'obuwoowo n'ensiriba;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ebyokumitwe, ebyokumikono, ebyomukiwato,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
eby'oku mitwe, n'obudangadi, n'enneebagyo, n'obucupa obw'akaloosa, n'embira ze beesiba mu biwato;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne bye beesiba ku mitwe, n'obukomo obw'emikisa bwe bambala ku mikono, n'embira ze beesiba mu biwato;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ebiremba, n'obudangadi, n'enneebagyo, n'obucupa obw'akaloosa, n'ensiriba;