Isaiah 3:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebyambalo eby'obutimba, n'ebyambalo eby'engoye eza bafuta, enkufiira ne leesu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’endabirwamu, n’engoye ez’obutimba, n’eza linena, n’ebitambaala eby’oku mitwe ebinaanikiddwa n’amayinja ag’omuwendo, n’engoye ezibabikka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
endabirwamu, n'engoye ez'obutimba, n'ezo enjeru ennungi, n'obutambaala obwo ku mutwe, n'obutimba obubika amaaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
endabirwamu, n'engoye ez'obutimba, n'ezo enjeru ennungi, n'ebiremba eby'omu mutwe, n'engoye ez'okwebikkirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
endabirwamu, ne bafuta, n'ebiremba, n'ezibikka ku mitwe.