Isaiah 3:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Babbammwe balifa bitala, ne basajja bammwe abatabaazi baligwa mu lutalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja bo balittibwa kitala, abalwanyi bo abazira bagwire mu lutalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasajja bo balittibwa na kitala, n'abalwanyi bo abazira balifiira mu lutalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo abasajja b'omu Yerusaalemu, wadde abo abazira, balittirwa mu lutalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abasajja bo ekitala kiribatta, n'abazira bo balifiira mu ntalo.