Isaiah 30:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eddoboozi ly'Omukama liritekemula Assuri, alimukuba n'omuggo ggwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weewaawo eddoboozi lya Mukama lirisesebbula Bwasuli, alibakuba n’omuggo gwe ogw’obwakabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'eddoboozi lya Mukama Omwasuli alimenyekamenyeka, bwalibakuba n'omuggo gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abassiriya balitya bwe baliwulira eddoboozi lya Mukama ng'ababonereza n'amaanyi ag'obusungu bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga olw'eddoboozi lya Mukama Omwasuli alimenyekamenyeka, eyakubanga n'oluga.