Isaiah 30:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
babitwala mu Misiri obuyambi bwe omutali nsa; kyenva mmuyita 'Rakabu-Nnantaganyula'!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bagenda e Misiri, eterina kyeyinza kubayamba n’akatono. Kyenva muyita Lakabu ataliiko kyayinza kukola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga obuyambi bwa Misiri bwa bwereere era tebugasa, kyenvudde mmuyita Lakabu atuula obutuuzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obuyambi bwe banaafuna e Misiri bujja kubafa bwereere, tebuliiko kye bugasa. Kyenvudde mpita Misiri Ekikulejje Rahabu ekitaluma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Misiri abeerera bwereere era busa: kyenvudde mmuyita Lakabu atuula obutuuzi.