Isaiah 30:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga bano bantu bajeemu, baana balimba, abaana abataagala kuwuliriza njigiriza ya Mukama;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weewaawo bano bantu bajeemu, baana balimba, baana abateetegese kuwulira biragiro bya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga be bantu abajeemu, abaana ab'obulimba, abaana abatakkiriza kuwulira mateeka ga Mukama;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bulijjo abantu bano bajeemu, abakolera ku bulimba. Bulijjo tebakkiriza kugondera Mateeka ga Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga be bantu abajeemu, abaana ab'obulimba, abaana abataganya kuwulira mateeka ga Mukama: