Isaiah 32:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, kabaka ajja kufugira mu butuukirivu, n'abakungu baliramulira mu butuufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, Kabaka alifuga mu butuukirivu, n’abafuzi balifuga mu bwenkanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, kabaka alifuga mu butuukirivu, n'abalangira balifuga mu bwenkanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiseera kirituuka, ne wabaawo kabaka alifugisa obwenkanya, n'abakungu be ne bagoberera amazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, kabaka alifuga n'obutuukirivu, n'abakulu balifuga n'omusango.