Isaiah 32:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukungubage olw'ennimiro amatendo, olw'emizabbibu egibala;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munakuwalire ennimiro ezaali zisanyusa, olw’emizabbibu egyabalanga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwekube mu kifuba olw'ennimiro ezaali zisanyusa, olw'emizabbibu egyabalanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwekube mu bifuba nga mulaga okunakuwala, olw'ennimiro ennungi n'emizabbibu emigimu ebisaanyiziddwawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balikuba mu kifuba olw'ennimiro ez'okusanyuka, olw'omuzabbibu omugimu.