Isaiah 32:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde ekibira kiriseseggulwa kyonna, n'ekibuga ne kiseeteezebwa kyonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuzira ne bwe guligwa ne gukuba ekibira okukimalawo, n’ekibuga ne kiggirwawo ddala,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omuzira guligwa ne gukuba ekibira okukimalawo; n'ekibuga kirisuulirwa ddala wansi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omuzira gulitonnya ne gukuba ekibira ekyo ne kigwa, era n'ekibuga ne kisuulirwa ddala wansi
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omuzira gulitonnya, ekibira bwe kirigwa; n'ekibuga kirisuulirwa ddala wansi.

Recommended Reading