Isaiah 32:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mwesiimye mmwe abasiga awali buli tuzzi, abaleka ente ezirima n'endogoyi ne birya butaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ggwe oliraba omukisa, ng’osiga ensigo y’oku migga gyonna, n’ente zo n’endogoyi zo ne zirya nga zeeyagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulina omukisa mmwe abasiga ku mabbali g'amazzi gonna, ne muleka ente n'endogoyi ne zirya nga zeeyagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga muliba n'omukisa mmwe abasiga ku mbalama z'emigga, ne muba n'amalundiro wonna gye muliisiza ente n'endogoyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mulina omukisa mmwe abasiga ku mabbali g'amazzi gonna, abasindika ebigere by'ente n'endogoyi.

Recommended Reading