Isaiah 32:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo amaaso g'abalaba tegalizibibwa, n'amatu g'abo abawulira galiwuliriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo amaaso gaabo abalaba tegaliziba, n’amatu g’abo abawulira galiwuliriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olwo amaaso g'abo abalaba tegaliziba, n'amatu g'abo abawulira galiwuliriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaaso gaabwe n'amatu gaabwe galiba maggule, bamanye ebiruma abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amaaso g'abo abalaba tegalibaako kifu, n'amatu g'abo abawulira galiwuliriza.