Isaiah 32:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusiru taliddayo kuyitibwa mukungu, yadde omugobya okutwalibwa ng'oweekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusirusiru taliddayo kuyitibwa wa kitiibwa, newaakubadde omuntu omwonoonyi okuteekebwamu ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omusiru taliddayo kuyitibwa wa kitiibwa, so n'omukodo nga tebamuyita wa kisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusiru aliba takyayitibwa nti muntu wa kitiibwa, wadde n'oyo omulyake okuyitibwa omugabi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omugwagwa nga tebakyamuyita mugabi, so n'omukodo nga tebamuyita wa kisa.