Isaiah 33:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nzija kusituka,” Omukama bw'agamba, “kati nzija kutendebwa, kati nzija kugulumizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama agamba nti, “Kaakano nnaagolokoka, kaakano nnaagulumizibwa, kaakano nnaayimusibwa waggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaakano n'agolokoka, bw'ayogera Mukama; kaakano nnaagolokoka; kaakano nnaagulumizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba amawanga nti: “Kaakano nja kusituka, ndage bwe nnina obuyinza n'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kaakano naagolokoka, bw'ayogera Mukama; kaakano neeyimusa kaakano naagulumizibwa.