Isaiah 33:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso go gagenda kulaba kabaka mu bulungi bwe, galitunuulira ensi ekutte eyo n'eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso go galiraba kabaka mu bulungi bwe, ne galaba ensi eyeewala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso go galiraba kabaka mu bulungi bwe; galiraba ensi eziyimirira ewala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muliraba kabaka afugira mu kitiibwa ensi ekoma ewala mu bunene bwayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso go galiraba kabaka mu bulungi bwe: galiraba ensi eziyimirira ewala.